Monday, December 31, 2012

Olukalala lw’abasiyazi abalala lufulumye, abasumba balwefuze

Pastor Male eyawoma omutwe mukwanika obugwenyufu bw’abali b’ebisiyaga avuddeyo n’ayogera nti yeyawa ab’amawulire obutambi bwa Ssabasiyazi Chris Mubiru, awadde n’ensonga nti ekyamwanguya okubimuwesaayo kwekwewala okubumubbako nga kumulundi ogwasooka bweyatambulanga n’obutambi okwali basumba banne nga b’asiyaga abaana bwebaamusalira agenkolwa nebabumubbako ku Laptop kweyali abutadde. Ayongeddeko nti n’abasumba abamu abakuukutivu mu Ggwanga b’amuyambako okukunganya obujulizi kubasiyazi bano lwakuba bbo tebaagala kuvaayo kweyatuukiriza mulujjudde nti naye nabo abaana bebakabasanyizza b’addukirayo nga b’anoonya okuyambibwa. Male agambye nti yafunye obujulizi obupya kubasumba era nti olumala ebya Mubiru abaddamu Uncle.

Omusumba Male

Chris Mubiru nga asiyaga omwana

 

Post a Comment