Wafagio 
Chorus:  
Mukidongo nenganza bakanya kumira na mango ganze 
Nga mbalekamu okwe swanta ayayayaya 
Mukidongo nenganza bakanya kumira na mango ganze 
Nga mbalekamu okwe swanta ayayayaya 
Mpulirira nyirira ne binusu nembyetakmu mukwerabirira 
Akabina nembayitaako ng nga katibirira 
Abasaja olukalabako nga bagoberera 
Uhhhh Kiyitirira Esente abalizisibye nga basimulula 
Olwo Chips ne Bikoko tusokomera  
Binene abatunilira nga bibasobera 
Ekivakawo nembabulakko nga berabirira 
Uh….Mbaleka babalirira………Ngabanyibirira 
Muli nga bibasobera uh uh uhhhh 
Chorus 
Kano nako kakulu gwe kanya kunyilira bwo ga bikoko 
Amazina ofukba okugatamu ebisooko  
Amaziina gubulwa kuyitibwa mukolo 
Ba mukalu bwe kuba kukazana butafuna Lunaku 
Abalina gwe bateela kukuba nabikaalu 
Tobapapiira kuba nabo bajagujagu 
Uh bwoba mulabufu abasajja abakumatira baba balafu 
bwoba kifafa abasaja abakumatira biba bifafa 
Chorus 
Basibwa kinene abataja mundogo oh oh ohh 
Tugumenyeka netungonza kunyingo oh oh ohh 
Tukilako awunga bwakuba edengo 
Nkutamira muli ompita wa bango 
Bwenfuna zenkozze siba na musango 
Buno Obulamu Omuziki kibungo 
Oh Oh 
Chorus to fade 
 | 
 | 
EDITORIAL, LOCAL, INTERVIEW, REPORT, SOCIAL, BUSINESS, HEALTH, OPINION, NEWS, AFRICA, INTERNATIONAL
Friday, December 28, 2012
Mukidongo
Subscribe to:
Post Comments (Atom)
No comments:
Post a Comment